SlideShare a Scribd company logo
ENGEZESA N’ENGOLOLA
Y’EBITONTOME
BYA
NTAMBI FRANCIS NE DDAMBA ACHILLES
ST. LAWRENCE UNIVERSITY
EBIGENDERERWA
• Okwagazisa omusomesa okusomesa ebitontome.
• Okugondeza omusomesa mu nsomesa y’ebitontome.
• Okumanyisa omusomesa ebisaanidde okussibwako essira nga
tugolola ebitontome.
• Okulaga omusomesa engeri ennyangu ey’okuwaamu emirimu
gy’ebitontome n’okubigolola.
• Okulaga omusomesa ebintu ebikola omusingi mu kusomesa
ebitontome.
OKUTEEKATEEKA OMUYIZI OKUSOMA
EBITONTOME
• Omuyizi asaanye ateekebweteekebwe ng’asooka okusoma
mu biwandiiko ebirala ebitali bya bitontome.
• Kuba ensoma yaabyo ya kubakira bigambo, noolwekyo
omuyizi asaana okuba n’obumanyi bw’okusoma bwino.
• Omuyizi asaana ateekebweteekebwe okwenyigiramu mu
kusoma bwino ye nga omuyizi so si balala kumusomera.
• Olugero lw’Aba China ab’edda lwakiraba nti
• “when I hear, I forget
• I see I remember
• I do I understand”
• .
Omuyizi asaanye okwenyigiramu nga ye olwo
lw’asobola okubitegeera
OKWANJULA EBITONTOME
• Ng’omuyizi amaze okufuna ekinyegenyege
ky’okwesomera ebiwandiiko mu Luganda olwo
tuba tusobola okwanjula ebitontome.
• Omuyizi anyonnyolwe ekitontome kye
kitegeeza.
EKITONTOME KYE KI?
• Kitundu ekiyiiyiziddwa mu ngeri y’oluyimba.
• Entegeka y’ennyiriri efaanana ey’oluyimba
• Kisomwa mu ngeri y’okubakira ebigambo.
• Kitundu ekiggyayo mu bufunze ate mu bwangu
endowooza z’omuntu.
• Kiraga obukugu bw’omuntu mu lulimi.
• Kiraga obukugu mu kuyiiya kw’omuntu nga yeeyambisa
olulimi.
• Kiba n’entunnunsi egobererwa.
• Kibaamu omulamwa omukulu okuzimbirwa ekitontome
oboolyawo n’emiramwa emirala.
OKUTANDIKA OKUTONTOMA
• Tuyinza okutandikira ku bitontome eby’edda eby’omusingi
omuyizi gwe yafuna mu pulayimale nga bino:-
• Omwana w’essomero
• DOLA DOOSA
• Kayondo
• Nagenda e Buddu
• Kanneemu
• Omulimi
• Obuyimba obwangungu bwe baayimbako edda mu
Pulayimale.
• Ennyimba eziriwo kati ze bamanyi.
OKUSIMBULIZA
According to John Ciardi (1989) a prominent twentieth Century Poet:
Children actually enter school with a favorable attitude towards poetry. Many of
them are filled with fond memories of the nursery rhymes and songs that played
such a prominent role in their early language acquisition. However by the time
they reach secondary school, many students harbor an intense dislike of poetry,
or at least towards the teaching of it.
Twegendereze
• Engeri gye twanjulamu ebitontome n’engeri
gye tubisomesaamu tesaanye kutta musingi
gwa Pulayimale nga bwe kirabika okuba mu
Lit. o w’Olungereza.
• Embeera eriwo
• Nga tusomesa ebitontome tusaanye
okubikwataganya ennyo n’embeera eriwo
kuba bwe tutakola kino, kirowoozesa abayizi
nti ebitontome bizibu nnyo era tebinyuma
EBIZUULIDDWA
• Abasomesa abasinga ab’olulimi Olungereza
n’Oluganda tebeegazaanya bulungi nga basomesa
ebitontome kuba tebabyagala, kino kibaleetera
okubisomesa obubi (Diane Lockward, 1994).
• Ate abaalibyagadde tebamanyi ngeri
yaakubyagazisaamu bayizi baabwe.
• Bakakensa b’ebitontome bakikasizza nti singa
ensomesa yaabyo tugikwataganya
n’ebiriwo/ebyetoolodde abayizi baffe olwo
abayizi bayinza okusikirizibwa okubyettanira.
ENKOLA EZIYINZA OKUYAMBAKO
OKUSOMESA OBULUNGI
EBITONTOME
• Okukwataganya / okufaanaganya okutontoma n’okuyimba (Jewel 2004) ye bw’agamba. Bingi
ebyogerwako mu bitontome bye biba ne mu nnyimba.
• Obuyimba obw’abato
• Ez’eddiini
• Eziriwo
• (ii) Okukwataganya ebitontome n’obulamu obwa bulijjo.
• Naddala mu ngeri y’okusiiga ebifaananyi/ nga tweyambisa olulimi. Ebyokulabirako. (Biggyiddwa mu
butabo obuliwo obw’ebitontome)
• Amasomero - Omwana w’essomero
• Omukwano - Omukwano
• Obwavu - Obuwejjere / ssente
• Empisa z’abantu - Abasamaliya abakyafu
• Okufa - Kati okufa mugano
• Ekibuga - Buyonjo zikalina
• Olumbe - Asika asike
• Ekibuga - Obulamu bw’ekibuga
• (iii) Okweyambisa obubinja/okussa abayizi mu bibinja (Boart 2002 ne Mowe 2002) bwe
bagamba.
• Abayizi bayinza okuweebwa emirimu mu bubinja obw’abantu abatonotono nga olulimi, enzimba,
emiramwa etc.
• Emirimu emitonotono nga gimaze okubaweebwa olwo ne mugikuba ganyaako ebirowoozo nga
ekibiina.
•
• (iv) Nabo bawandiikeyo ebitontome ebyabwe
• Ku mitwe naddala egisikiriza.
• Batandike n’ebitontome ebimpi ddala.
• Bafune emitwe egisikiriza.
• Bawandiike sitanza ennyimpimpi.
• Kino kibasikiriza okwagala n’okwegomba okutontoma.
• Enkozesa y’olulimi essibweko nnyo omulaka okusinga ebirala.
• Amakulu n’obubaka bw’ekitontome nabwo butunuulirwe.
• Kino kibayamba nnyo okutegeera ebitontome.
• Oluvannyuma bayinza okuwandiika ebitontome ebiwanvu.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Olulimi olukozeseddwa mu Kitontome.
– Lulaga ebirowoozo by’omutontomi
– Luwaana. Olukweka amakulu,
– Lulaga by’ayiseemu.
– Olwekokkola
– Olusaaga
– Olugagga mu bigambo.
– Olw’ebifaananyi
– Olwebuuza
• EKYOKULABIRAKO
• Omulanga gwa lawino – pg I Bw’omala ebyo n’onsekerera nti ndi mu
buyabuya, kubanga simanyi kusoma, wadde okuwandiika ennyukuta eya
“A”, mbu ndi kintuntu, kubanga sibatizibwanga, leero ovumye nze
n’okunakkuna, olaba otuuka n’okunfaananya akabwa akabbi.
• Olulimi olwo lulaga bingi nga embeera,ebifaananyi,okunyolwa,okwetamwa
n’ebirala.
• Entunnunsi mu bitontome(Za bika ebiwerako) nga
zino;
– Kyetwala Omutontomi aba wa ddembe okutambula nga
bw’ayagala – Nga mu Omulaga gwa Lawino ne mu
Abooluganda Ab’enda omu.
– Kasavukanyama (Ezikyukakyuka)
– Ez’omujjirano (Ezitakyuka) e.g ku Luzzi ebitontome
eby’amakulu (pg 31) Entunnunsi eva ku bino;
– Okuddingana ebigambo
– Amaloboozi agafaanagana
– Enkozesa y’obubonero
– Eva ku nnonda y’ebigambo.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Enzimba y’amaloboozi /O
– Ebitontome eb’amakulu - Obwavu pg 25 (Nga
……………..)
– ” ” Ensimbi pg 16 (E
……………….)
– Ebigambo ebifaanagana mu Ebitontome
eby’amakulu.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Omulamwa / Emiramwa mu kitontome.
(Themes)
– Ekitontome kiba n’omulamwa omukulu ate
n’emiramwa emirala. E.g. Omulanga: Ebigambo
ebiri mu kitabo ekitukuvu: Omulamwa omukulu
guli ku Ddiini engwira, naye mulimu n’emirwamwa
emirala gino; obuwangwa, okukola emirimu,
okukopperera.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Ani atontoma? (Persona)
– Ayinza okuba omu oba abangi – y’aba ayogera
ebiri mu kitontome.
– Ayinza okuba omuntu oba ekintu ekitali muntu.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Embeera / Endowooza y’omutontomi ku
ky’atontomako)Okuva mu;_Omulanga gwa
Lawino.
– Abasomesa bannaddiini bano, Bonna bafaanagana,
Buli lwe balaba omuwala, Amaaso gaggukira ku
mabeere N’abapaatiri abataawasa, Bonna ebbanja
ly’obutonde libakulungutanya, Ne bannaffe abaagejja
embuto, Nezibalemesa okulaba amakundi gaabwe,
Nabo bawulira bulungi nga bakutte ku bbeere
ly’omuwala. Bafaaza abawuliriza abejjusa, nabo bayisa
amaaso mu kituli, ne batunula ku bbeere. (pg 109)
Biggyayo embeera zino;okwewuunya, okwetamwa,
okutya, okwebuuza, okulabula)
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Okusiiga ebifaananyi (Imagery)
– “Nga”eyinza okukozesebwa; Yenna munyiivu
ng’asanyuse ng’afaananako obunyonyi bu “okwik”
, yenna ng’avuga ng’engoma etali ndeege.
– Ebisoko – omusajja yali kyuma ng’agumira buli
mbeera.
– Gano agannyannya, ge batuuma abaana baffe.
Mwe baagala okuyitira, okukuula ekiryo kyensujju,
Bajjajja ffe kye baaleka basimbye. (pg 117 –
Omulanga gwa Lawino)
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Enkozesa y’obubonero
– Buggyayo amakulu,
– Buggyayo entunnunsi
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Ekuwaawaanya
– Kwe kuddingana ennyiriri ezimu mu kitontome.
– Kunyumisa entunnunsi y’ekitontome.
– Okukuumira omusomi ku mulamwa.
– Okujjukiza omusomi omulamwa.
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME…
• Ensengeka y’ekitontome.
– Engeri ebirowoozo by’omutontomi gye
biddiringanamu
– Ensonga enkulu eziri mu kitontome ziddiringana
zitya?
– Asoosa mutwe,azzaako ki?Biki ebiddirira? –
weesigame ku sitanza.
– Buli sitanza ebaamu obubaka e.g EBBANGA –
KAWERE pg 20.kisengekeddwa kiti
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME
• Olukusa lw’abatontomi
– Lino lye ddembe/ebbeetu omuwandiisi ly’akozesa
ng’awandiika ekitontome.
– Ayinza okusala ku bigambo
– Obutagoberera mpandiika ntongole
– Okutabika ennimi
– Obutenkanya nnyiriri
– Okutonda amaloboozi
– Okukyusa entunnunsi
– Okugandawaza ebigambo.
– Obutenkanya sitanza
EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA
EBITONTOME…
• Bateekebwe mu bibinja ebitonotono.
• Balondeyo ebitontome 3 – 3
• Banoonyeeyo obukodyo busatu – busatu ku
bulagiddwa waggulu.
• Bakubaganye ebirowoozo ku bukodyo obwo
ne bannaabwe.
• Balondobeyo obukodyo obusinze
okweyolokera mu bitontome bye balonze.
OKUGEZESA ABAYIZI
ENKOLA EY’OKUZUULA
• Abayizi balondobeyo ebitontome ebisinze
okubanyumira MU BITABO bye basomye.
• Abayizi beebuuze ku bino?
• Omutontomi yandisoosezza ki?
• Yandisembezzaayo ki?
• Bayiiyeeyo ebitontome ebifaananako n’ebyo bye
basomye.
• Omutontomi singa obadde musajja / oba mukazi
wandimuzzeemu ki (muka kitange)
• Bayinza okukoppa empandiika y’omuwandiisi oyo.
OBUKUGU / OBUKODYO N’OBUYIIYA
BW’OMUTONTOMI
• Bifaanagana/bifaanaganya amakulu,
• Omuyizi atunuulira ekikoleddwa n’omugaso gwakyo;
ebyokulabirako.
• Okuwuntuwaza (Ebimuli…. mu bitontome eby’amakulu) –
Agenderera kunyumisa (pg 10)
• Okuddingana ebigambo (ofanga towejjedde – mpaawo kitakya)
Agenderera kuzimba ntunnunsi / ssente – Jangu tutontome
kukuumira omusomi ku mulamwa.
• Okusiiga ebifaananyi – Agenderera kuggyayo bubaka, kunyumisa
(Olulimi lwa baze – Omulanga gwa lawino lulinga omulandira
gw’ekimuli kya Lyonno, lulinga effumu, lulinga ebikolimo by’omukazi
omugumba).
• Okuzimba amaloboozi – Agenderera kunyumisa kuzimba ntunnunsi.
WEGENDEREZE; Buli lwe tuwa ensonga eraga obukugu tuwa
nomugaso gw’obukugu obwogeddwako.
OKUBINJAWAZA EBITONTOME MU
KATABO
• Obuwangwa
• Obutonde bw’ensi
• Enneeyisa y’abantu mu nsi,
• Emirimu
• Ebyafaayo
MU KATABO.
BALYA N’ENSEEKEEZI
(obukuusa/obuseekeezi)
• Abalya n’enseekeezi be baluwa?
• Entuuyo zange
• Muka kitange
• Abasamaliya abacafu
• Tewali munno
• Ensi sigitegeera. (Biraga obuseekeezi)
OKUKWATAGANYA EBIFA KU
MUWANDIISI N’AKATABO KE
• Obuyivu bwe
• Eddiini ye
• Emirimu gy’akoze
• Obuzaale bwe
• Gy’ayitidde n’ebirala
ENGEREKA Y’OBUBONERO
• Ebibuuzo by’ebitontome bya bubonero 25 ku ddaala lya ‘A’
ate ku ‘O’ obubonero 20.
• Ebimu biba n’obutundutundu.Obungi bw’obubonero
businziira ku buzito bwa kibuuzo.
• Omuwendo gw’obubonero guba gubaguliza omuyizi ku
bungi bw’ensonga ezeetaagibwa ku kibuuzo.
• Emirundi egisinga obungi bw’ensonga naddala ku ‘A’ level >
buli nsonga eba ya kabonero kamu.
• Okufuna obubonero mu bujjuvu omuyizi yeetaaga okuwa
ensonga ate n’okuzinyonnyolako, ng’ajuliza mu kitontome
oba mu katabo.
• Ensonga ku bibuuzo eby’awamu zaalibadde tezikka wansi
wa 16
OKUWUMBAWUMBA
• Engezesa eyaalisinze yaalibadde ng’etandikira ku kuwa omuyizi omukisa
gw’okwewandiikirayo ebitontome ku mitwe emyangungu.
• Abayizi bangi batabula enzimba n’ensengeka, tebabyawula. Noolwekyo
kyetaaga okunnyikiza ensonga eno.
•
• Abayizi bafunirwe obutabo bw’ebitontome obumala, era bakubirizibwe
okubusoma.
• Abayizi bakubirizibwe okuwa ensonga eziwera ku buli kibuuzo kya
bitontome.
• Abayizi bayambibwe okubalaga kye balina okukola nga baddamu ebibuuzo
by’ebitontome.
Abayizi baweebwe emirimu egiwerera ddala ku bitontome.
Ebitontome bitandikibwe ng’obudde bukyali.
“Awangaale ayi Ssaabasajja
Kabaka waffe”

More Related Content

What's hot

المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني Dr.Mohamed Shaltout
 
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالبات
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالباتالوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالبات
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالباتAyad Haris Beden
 
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...Dr. Ahmed Farag
 
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني Dr.Mohamed Shaltout
 
Project bm ομαδα1
Project  bm ομαδα1Project  bm ομαδα1
Project bm ομαδα1epalproject1
 
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني Dr.Mohamed Shaltout
 
الجلسة 2 اليوم الرابع التقويم الأصيل
الجلسة 2   اليوم الرابع التقويم الأصيلالجلسة 2   اليوم الرابع التقويم الأصيل
الجلسة 2 اليوم الرابع التقويم الأصيلMagdy Aly
 
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشره
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشرهالموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشره
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشرهayman farahat
 
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETL
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETLВитрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETL
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETLSergey Sukharev
 
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع واجابات اسئلة الكتاب
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع   واجابات اسئلة الكتابدليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع   واجابات اسئلة الكتاب
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع واجابات اسئلة الكتابHaneen Droubi
 
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf Tajul Isalm Apurbo
 
2.2.7.2 δομή ακολουθίας
2.2.7.2 δομή ακολουθίας2.2.7.2 δομή ακολουθίας
2.2.7.2 δομή ακολουθίαςMariaProGr
 

What's hot (20)

المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة الثامنة لمقرر التقويم الالكتروني
 
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالبات
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالباتالوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالبات
الوعي المعلوماتي بجامعة الملك عبد العزيز شطر الطالبات
 
Electronic evaluation
Electronic evaluationElectronic evaluation
Electronic evaluation
 
ubuciko komlomo
ubuciko komlomoubuciko komlomo
ubuciko komlomo
 
ΑΝΟΡΘΩΤΕΣ
ΑΝΟΡΘΩΤΕΣΑΝΟΡΘΩΤΕΣ
ΑΝΟΡΘΩΤΕΣ
 
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...
المتطلبات الوظيفية والمواصفات الفنية لأنظمة إدارة السجلات الكترونياً في مؤسسا...
 
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السابعة لمقرر التقويم الالكتروني
 
Project bm ομαδα1
Project  bm ομαδα1Project  bm ομαδα1
Project bm ομαδα1
 
Ubuciko bomlomo asandah
Ubuciko bomlomo asandahUbuciko bomlomo asandah
Ubuciko bomlomo asandah
 
الإدارة بضمير
الإدارة بضميرالإدارة بضمير
الإدارة بضمير
 
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني
المحاضرة السادسة لمقرر التقويم الالكتروني
 
الجلسة 2 اليوم الرابع التقويم الأصيل
الجلسة 2   اليوم الرابع التقويم الأصيلالجلسة 2   اليوم الرابع التقويم الأصيل
الجلسة 2 اليوم الرابع التقويم الأصيل
 
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشره
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشرهالموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشره
الموديول الأول أساسيات تصميم المحتوى الرقمى التفاعلى ونشره
 
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETL
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETLВитрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETL
Витрины данных - загрузка данных, разработка процессов ETL
 
UBUCIKO BOMLOMO
UBUCIKO BOMLOMOUBUCIKO BOMLOMO
UBUCIKO BOMLOMO
 
Ubuciko bomlomo
Ubuciko bomlomoUbuciko bomlomo
Ubuciko bomlomo
 
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع واجابات اسئلة الكتاب
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع   واجابات اسئلة الكتابدليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع   واجابات اسئلة الكتاب
دليل المعلم لشرح وتركيب جميع دارات الصف التاسع واجابات اسئلة الكتاب
 
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf
HSC 2024 synonym and antonym suggestion pdf
 
2.2.7.2 δομή ακολουθίας
2.2.7.2 δομή ακολουθίας2.2.7.2 δομή ακολουθίας
2.2.7.2 δομή ακολουθίας
 
المحاضرة الثالثة لغات البرمجة
المحاضرة الثالثة  لغات البرمجةالمحاضرة الثالثة  لغات البرمجة
المحاضرة الثالثة لغات البرمجة
 

More from Dr. David Kabugo

Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning
Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning
Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning Dr. David Kabugo
 
Creating interactive learning experiences for distant preschool teacher trai...
Creating interactive learning  experiences for distant preschool teacher trai...Creating interactive learning  experiences for distant preschool teacher trai...
Creating interactive learning experiences for distant preschool teacher trai...Dr. David Kabugo
 
Mobile applications design for teacher education and development
Mobile applications design for teacher education and development Mobile applications design for teacher education and development
Mobile applications design for teacher education and development Dr. David Kabugo
 
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...Dr. David Kabugo
 
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...Dr. David Kabugo
 
Engezesa n’engolola y’okukyusa
Engezesa n’engolola y’okukyusaEngezesa n’engolola y’okukyusa
Engezesa n’engolola y’okukyusaDr. David Kabugo
 
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...Dr. David Kabugo
 
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi oluganda
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi olugandaOkukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi oluganda
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi olugandaDr. David Kabugo
 

More from Dr. David Kabugo (8)

Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning
Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning
Podcasts to foster pre primary teacher-trainees’ home-based learning
 
Creating interactive learning experiences for distant preschool teacher trai...
Creating interactive learning  experiences for distant preschool teacher trai...Creating interactive learning  experiences for distant preschool teacher trai...
Creating interactive learning experiences for distant preschool teacher trai...
 
Mobile applications design for teacher education and development
Mobile applications design for teacher education and development Mobile applications design for teacher education and development
Mobile applications design for teacher education and development
 
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...
Active learning, peer tutoring, and social learning technologies in a distanc...
 
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...
Developing a qualifications framework and accreditation system for preschool ...
 
Engezesa n’engolola y’okukyusa
Engezesa n’engolola y’okukyusaEngezesa n’engolola y’okukyusa
Engezesa n’engolola y’okukyusa
 
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...
Cultivating teacher trainees’ experiences of integrating emerging educational...
 
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi oluganda
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi olugandaOkukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi oluganda
Okukola n’okweyambisa obutambi mu kusomesa olulimi oluganda
 

Engezesa n’engolola y’ebitontome

  • 1. ENGEZESA N’ENGOLOLA Y’EBITONTOME BYA NTAMBI FRANCIS NE DDAMBA ACHILLES ST. LAWRENCE UNIVERSITY
  • 2. EBIGENDERERWA • Okwagazisa omusomesa okusomesa ebitontome. • Okugondeza omusomesa mu nsomesa y’ebitontome. • Okumanyisa omusomesa ebisaanidde okussibwako essira nga tugolola ebitontome. • Okulaga omusomesa engeri ennyangu ey’okuwaamu emirimu gy’ebitontome n’okubigolola. • Okulaga omusomesa ebintu ebikola omusingi mu kusomesa ebitontome.
  • 3. OKUTEEKATEEKA OMUYIZI OKUSOMA EBITONTOME • Omuyizi asaanye ateekebweteekebwe ng’asooka okusoma mu biwandiiko ebirala ebitali bya bitontome. • Kuba ensoma yaabyo ya kubakira bigambo, noolwekyo omuyizi asaana okuba n’obumanyi bw’okusoma bwino. • Omuyizi asaana ateekebweteekebwe okwenyigiramu mu kusoma bwino ye nga omuyizi so si balala kumusomera. • Olugero lw’Aba China ab’edda lwakiraba nti • “when I hear, I forget • I see I remember • I do I understand” • .
  • 4. Omuyizi asaanye okwenyigiramu nga ye olwo lw’asobola okubitegeera
  • 5. OKWANJULA EBITONTOME • Ng’omuyizi amaze okufuna ekinyegenyege ky’okwesomera ebiwandiiko mu Luganda olwo tuba tusobola okwanjula ebitontome. • Omuyizi anyonnyolwe ekitontome kye kitegeeza.
  • 6. EKITONTOME KYE KI? • Kitundu ekiyiiyiziddwa mu ngeri y’oluyimba. • Entegeka y’ennyiriri efaanana ey’oluyimba • Kisomwa mu ngeri y’okubakira ebigambo. • Kitundu ekiggyayo mu bufunze ate mu bwangu endowooza z’omuntu. • Kiraga obukugu bw’omuntu mu lulimi. • Kiraga obukugu mu kuyiiya kw’omuntu nga yeeyambisa olulimi. • Kiba n’entunnunsi egobererwa. • Kibaamu omulamwa omukulu okuzimbirwa ekitontome oboolyawo n’emiramwa emirala.
  • 7. OKUTANDIKA OKUTONTOMA • Tuyinza okutandikira ku bitontome eby’edda eby’omusingi omuyizi gwe yafuna mu pulayimale nga bino:- • Omwana w’essomero • DOLA DOOSA • Kayondo • Nagenda e Buddu • Kanneemu • Omulimi • Obuyimba obwangungu bwe baayimbako edda mu Pulayimale. • Ennyimba eziriwo kati ze bamanyi.
  • 8. OKUSIMBULIZA According to John Ciardi (1989) a prominent twentieth Century Poet: Children actually enter school with a favorable attitude towards poetry. Many of them are filled with fond memories of the nursery rhymes and songs that played such a prominent role in their early language acquisition. However by the time they reach secondary school, many students harbor an intense dislike of poetry, or at least towards the teaching of it.
  • 9. Twegendereze • Engeri gye twanjulamu ebitontome n’engeri gye tubisomesaamu tesaanye kutta musingi gwa Pulayimale nga bwe kirabika okuba mu Lit. o w’Olungereza. • Embeera eriwo • Nga tusomesa ebitontome tusaanye okubikwataganya ennyo n’embeera eriwo kuba bwe tutakola kino, kirowoozesa abayizi nti ebitontome bizibu nnyo era tebinyuma
  • 10. EBIZUULIDDWA • Abasomesa abasinga ab’olulimi Olungereza n’Oluganda tebeegazaanya bulungi nga basomesa ebitontome kuba tebabyagala, kino kibaleetera okubisomesa obubi (Diane Lockward, 1994). • Ate abaalibyagadde tebamanyi ngeri yaakubyagazisaamu bayizi baabwe. • Bakakensa b’ebitontome bakikasizza nti singa ensomesa yaabyo tugikwataganya n’ebiriwo/ebyetoolodde abayizi baffe olwo abayizi bayinza okusikirizibwa okubyettanira.
  • 11. ENKOLA EZIYINZA OKUYAMBAKO OKUSOMESA OBULUNGI EBITONTOME • Okukwataganya / okufaanaganya okutontoma n’okuyimba (Jewel 2004) ye bw’agamba. Bingi ebyogerwako mu bitontome bye biba ne mu nnyimba. • Obuyimba obw’abato • Ez’eddiini • Eziriwo • (ii) Okukwataganya ebitontome n’obulamu obwa bulijjo. • Naddala mu ngeri y’okusiiga ebifaananyi/ nga tweyambisa olulimi. Ebyokulabirako. (Biggyiddwa mu butabo obuliwo obw’ebitontome) • Amasomero - Omwana w’essomero • Omukwano - Omukwano • Obwavu - Obuwejjere / ssente • Empisa z’abantu - Abasamaliya abakyafu • Okufa - Kati okufa mugano • Ekibuga - Buyonjo zikalina • Olumbe - Asika asike • Ekibuga - Obulamu bw’ekibuga
  • 12. • (iii) Okweyambisa obubinja/okussa abayizi mu bibinja (Boart 2002 ne Mowe 2002) bwe bagamba. • Abayizi bayinza okuweebwa emirimu mu bubinja obw’abantu abatonotono nga olulimi, enzimba, emiramwa etc. • Emirimu emitonotono nga gimaze okubaweebwa olwo ne mugikuba ganyaako ebirowoozo nga ekibiina. • • (iv) Nabo bawandiikeyo ebitontome ebyabwe • Ku mitwe naddala egisikiriza. • Batandike n’ebitontome ebimpi ddala. • Bafune emitwe egisikiriza. • Bawandiike sitanza ennyimpimpi. • Kino kibasikiriza okwagala n’okwegomba okutontoma. • Enkozesa y’olulimi essibweko nnyo omulaka okusinga ebirala. • Amakulu n’obubaka bw’ekitontome nabwo butunuulirwe. • Kino kibayamba nnyo okutegeera ebitontome. • Oluvannyuma bayinza okuwandiika ebitontome ebiwanvu.
  • 13. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME • Olulimi olukozeseddwa mu Kitontome. – Lulaga ebirowoozo by’omutontomi – Luwaana. Olukweka amakulu, – Lulaga by’ayiseemu. – Olwekokkola – Olusaaga – Olugagga mu bigambo. – Olw’ebifaananyi – Olwebuuza • EKYOKULABIRAKO • Omulanga gwa lawino – pg I Bw’omala ebyo n’onsekerera nti ndi mu buyabuya, kubanga simanyi kusoma, wadde okuwandiika ennyukuta eya “A”, mbu ndi kintuntu, kubanga sibatizibwanga, leero ovumye nze n’okunakkuna, olaba otuuka n’okunfaananya akabwa akabbi. • Olulimi olwo lulaga bingi nga embeera,ebifaananyi,okunyolwa,okwetamwa n’ebirala.
  • 14. • Entunnunsi mu bitontome(Za bika ebiwerako) nga zino; – Kyetwala Omutontomi aba wa ddembe okutambula nga bw’ayagala – Nga mu Omulaga gwa Lawino ne mu Abooluganda Ab’enda omu. – Kasavukanyama (Ezikyukakyuka) – Ez’omujjirano (Ezitakyuka) e.g ku Luzzi ebitontome eby’amakulu (pg 31) Entunnunsi eva ku bino; – Okuddingana ebigambo – Amaloboozi agafaanagana – Enkozesa y’obubonero – Eva ku nnonda y’ebigambo. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 15. • Enzimba y’amaloboozi /O – Ebitontome eb’amakulu - Obwavu pg 25 (Nga ……………..) – ” ” Ensimbi pg 16 (E ……………….) – Ebigambo ebifaanagana mu Ebitontome eby’amakulu. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 16. • Omulamwa / Emiramwa mu kitontome. (Themes) – Ekitontome kiba n’omulamwa omukulu ate n’emiramwa emirala. E.g. Omulanga: Ebigambo ebiri mu kitabo ekitukuvu: Omulamwa omukulu guli ku Ddiini engwira, naye mulimu n’emirwamwa emirala gino; obuwangwa, okukola emirimu, okukopperera. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 17. • Ani atontoma? (Persona) – Ayinza okuba omu oba abangi – y’aba ayogera ebiri mu kitontome. – Ayinza okuba omuntu oba ekintu ekitali muntu. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 18. • Embeera / Endowooza y’omutontomi ku ky’atontomako)Okuva mu;_Omulanga gwa Lawino. – Abasomesa bannaddiini bano, Bonna bafaanagana, Buli lwe balaba omuwala, Amaaso gaggukira ku mabeere N’abapaatiri abataawasa, Bonna ebbanja ly’obutonde libakulungutanya, Ne bannaffe abaagejja embuto, Nezibalemesa okulaba amakundi gaabwe, Nabo bawulira bulungi nga bakutte ku bbeere ly’omuwala. Bafaaza abawuliriza abejjusa, nabo bayisa amaaso mu kituli, ne batunula ku bbeere. (pg 109) Biggyayo embeera zino;okwewuunya, okwetamwa, okutya, okwebuuza, okulabula) EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 19. • Okusiiga ebifaananyi (Imagery) – “Nga”eyinza okukozesebwa; Yenna munyiivu ng’asanyuse ng’afaananako obunyonyi bu “okwik” , yenna ng’avuga ng’engoma etali ndeege. – Ebisoko – omusajja yali kyuma ng’agumira buli mbeera. – Gano agannyannya, ge batuuma abaana baffe. Mwe baagala okuyitira, okukuula ekiryo kyensujju, Bajjajja ffe kye baaleka basimbye. (pg 117 – Omulanga gwa Lawino) EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 20. • Enkozesa y’obubonero – Buggyayo amakulu, – Buggyayo entunnunsi EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 21. • Ekuwaawaanya – Kwe kuddingana ennyiriri ezimu mu kitontome. – Kunyumisa entunnunsi y’ekitontome. – Okukuumira omusomi ku mulamwa. – Okujjukiza omusomi omulamwa. EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME…
  • 22. • Ensengeka y’ekitontome. – Engeri ebirowoozo by’omutontomi gye biddiringanamu – Ensonga enkulu eziri mu kitontome ziddiringana zitya? – Asoosa mutwe,azzaako ki?Biki ebiddirira? – weesigame ku sitanza. – Buli sitanza ebaamu obubaka e.g EBBANGA – KAWERE pg 20.kisengekeddwa kiti EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME
  • 23. • Olukusa lw’abatontomi – Lino lye ddembe/ebbeetu omuwandiisi ly’akozesa ng’awandiika ekitontome. – Ayinza okusala ku bigambo – Obutagoberera mpandiika ntongole – Okutabika ennimi – Obutenkanya nnyiriri – Okutonda amaloboozi – Okukyusa entunnunsi – Okugandawaza ebigambo. – Obutenkanya sitanza EBITUNUULIRWA MU KUGOLOLA EBITONTOME…
  • 24. • Bateekebwe mu bibinja ebitonotono. • Balondeyo ebitontome 3 – 3 • Banoonyeeyo obukodyo busatu – busatu ku bulagiddwa waggulu. • Bakubaganye ebirowoozo ku bukodyo obwo ne bannaabwe. • Balondobeyo obukodyo obusinze okweyolokera mu bitontome bye balonze. OKUGEZESA ABAYIZI
  • 25. ENKOLA EY’OKUZUULA • Abayizi balondobeyo ebitontome ebisinze okubanyumira MU BITABO bye basomye. • Abayizi beebuuze ku bino? • Omutontomi yandisoosezza ki? • Yandisembezzaayo ki? • Bayiiyeeyo ebitontome ebifaananako n’ebyo bye basomye. • Omutontomi singa obadde musajja / oba mukazi wandimuzzeemu ki (muka kitange) • Bayinza okukoppa empandiika y’omuwandiisi oyo.
  • 26. OBUKUGU / OBUKODYO N’OBUYIIYA BW’OMUTONTOMI • Bifaanagana/bifaanaganya amakulu, • Omuyizi atunuulira ekikoleddwa n’omugaso gwakyo; ebyokulabirako. • Okuwuntuwaza (Ebimuli…. mu bitontome eby’amakulu) – Agenderera kunyumisa (pg 10) • Okuddingana ebigambo (ofanga towejjedde – mpaawo kitakya) Agenderera kuzimba ntunnunsi / ssente – Jangu tutontome kukuumira omusomi ku mulamwa. • Okusiiga ebifaananyi – Agenderera kuggyayo bubaka, kunyumisa (Olulimi lwa baze – Omulanga gwa lawino lulinga omulandira gw’ekimuli kya Lyonno, lulinga effumu, lulinga ebikolimo by’omukazi omugumba). • Okuzimba amaloboozi – Agenderera kunyumisa kuzimba ntunnunsi. WEGENDEREZE; Buli lwe tuwa ensonga eraga obukugu tuwa nomugaso gw’obukugu obwogeddwako.
  • 27. OKUBINJAWAZA EBITONTOME MU KATABO • Obuwangwa • Obutonde bw’ensi • Enneeyisa y’abantu mu nsi, • Emirimu • Ebyafaayo
  • 28. MU KATABO. BALYA N’ENSEEKEEZI (obukuusa/obuseekeezi) • Abalya n’enseekeezi be baluwa? • Entuuyo zange • Muka kitange • Abasamaliya abacafu • Tewali munno • Ensi sigitegeera. (Biraga obuseekeezi)
  • 29. OKUKWATAGANYA EBIFA KU MUWANDIISI N’AKATABO KE • Obuyivu bwe • Eddiini ye • Emirimu gy’akoze • Obuzaale bwe • Gy’ayitidde n’ebirala
  • 30. ENGEREKA Y’OBUBONERO • Ebibuuzo by’ebitontome bya bubonero 25 ku ddaala lya ‘A’ ate ku ‘O’ obubonero 20. • Ebimu biba n’obutundutundu.Obungi bw’obubonero businziira ku buzito bwa kibuuzo. • Omuwendo gw’obubonero guba gubaguliza omuyizi ku bungi bw’ensonga ezeetaagibwa ku kibuuzo. • Emirundi egisinga obungi bw’ensonga naddala ku ‘A’ level > buli nsonga eba ya kabonero kamu. • Okufuna obubonero mu bujjuvu omuyizi yeetaaga okuwa ensonga ate n’okuzinyonnyolako, ng’ajuliza mu kitontome oba mu katabo. • Ensonga ku bibuuzo eby’awamu zaalibadde tezikka wansi wa 16
  • 31. OKUWUMBAWUMBA • Engezesa eyaalisinze yaalibadde ng’etandikira ku kuwa omuyizi omukisa gw’okwewandiikirayo ebitontome ku mitwe emyangungu. • Abayizi bangi batabula enzimba n’ensengeka, tebabyawula. Noolwekyo kyetaaga okunnyikiza ensonga eno. • • Abayizi bafunirwe obutabo bw’ebitontome obumala, era bakubirizibwe okubusoma. • Abayizi bakubirizibwe okuwa ensonga eziwera ku buli kibuuzo kya bitontome. • Abayizi bayambibwe okubalaga kye balina okukola nga baddamu ebibuuzo by’ebitontome. Abayizi baweebwe emirimu egiwerera ddala ku bitontome. Ebitontome bitandikibwe ng’obudde bukyali.