Help from above luganda
Upcoming SlideShare
Loading in...5
×
 

Help from above luganda

on

  • 450 views

 

Statistics

Views

Total Views
450
Views on SlideShare
450
Embed Views
0

Actions

Likes
0
Downloads
0
Comments
0

0 Embeds 0

No embeds

Accessibility

Categories

Upload Details

Uploaded via as Adobe PDF

Usage Rights

© All Rights Reserved

Report content

Flagged as inappropriate Flag as inappropriate
Flag as inappropriate

Select your reason for flagging this presentation as inappropriate.

Cancel
  • Full Name Full Name Comment goes here.
    Are you sure you want to
    Your message goes here
    Processing…
Post Comment
Edit your comment

Help from above luganda Help from above luganda Document Transcript

  • OKUBEERWA OKUVA WAGGULU“OKUBEERWA OKUVA WAGGULU” ke katabo akakunngaanyi-zibwaamu ebyawandiikibwa ebifaanagana nga biggyibwa mubitundu ebitali bimu ebya Bayibuli. Nzikiriza nti okunnyonnyolaokusingira ddala okw’ebyawandiikibwa ye Bayibuli yennyini.Ekigambo kya Katonda kiva “waggulu” era mazima kya muga-so nnyo eri emitima egirumwa enjala n’ennyonta olw’obu-tuukirivu. Omuntu bwe yeenenya, naaleka ekibi, n’ayita MukamaYesu Kristo okubeera mu mutima gwe, nakkiririza ddala n’omu-tima gwe Mukama Yesu Kristo ng’Omulokozi we, Mukama ajjakumwebikkulira era awe omutima gw’omukkiriza essanyu lyen’emirembe gye. Kino kyantuukako mu mwaka 1937 era okuvakw’olwo sisalangako okussa ekimu kuno okw’ekitalo ne Mukama.Nkukubiriza okwewaayo gy’ali kaakati ng’Omulokozi eraMukama wo bw’oba tonnaba kukikola.—Watson Goodman (1920-2002)___________________________________________________________________The Scripture text is from the Bible in Luganda by United Bible Societies Africa RegionalCentre, Nairobi, Kenya. Used by permission.OKUBEERWAOKUVAWAGGULUByakunngaanyizibwaWatson GoodmanKa Bwereere – Tekatundibwa
  • www.wmpress.org Luganda HFAPublished in numerous languages by World Missionary Press as God suppliesfunds in answer to prayer. If you would like more copies for careful distribution,please write to us in English.World Missionary Press, Inc.P.O. Box 120New Paris, IN 46553-0120 USA7-11EKKUBO LYA KATONDA ERY’OBULOKOZINneetaaga Omulokozi.Kubanga bonna baayonoona,ne batatuuka ku kitiibwa kyaKatonda. –Abaruumi 3:23Kristo YanfiiriraKubanga era ne Kristo yabo-nyaabonyezebwa olw’ebibi omu-lundi gumu, omutuukirivu olw’a-batali batuukirivu, atuleete eriKatonda. . . . –1 Peetero 3:18Nneetaaga Okwenenya EbibiByangeKale mwenenye, mukyuke,ebibi byammwe bisanguli-bwe....–Ebikolwa By’Abatume 3:19Nteekwa okutwala Yesuolw’okukkirizaNaye bonna abaamusembezayabawa obuyinza okufuukaabaana ba Katonda, be bakki-riza erinnya lye. –Yokaana 1:12Nyinza Okuba Omukakafu kuBulokozi BwangeAlina Omwana alina obula-mu. . . . –1 Yokaana 5:12Ddala ddala mbagamba ntiAwulira ekigambo kyange,n’akkiriza oyo eyantuma, alinaobulamu obutaggwaawo, so ta-lijja mu musango, naye ng’a-vudde mu kufa okutuuka mubulamu. –Yokaana 5:24