Okusomanobukolokosi Kabugo Davidobwessimba College of Education and External Studies,            Makerere Universitykitege...
   Okusoma nga bwosambajje ebirowoozo    byomuwandiisi byotalabamu mulamwa    oba omuzinzi. Kino kikureetereza nga    ggw...
   Okwanganga ekiwandiiko nebibuuzo    ebiwerako   Okusokaasoka endowooza    yomuwandiisi (naddala ezitaliiko    bukakaf...
   Okwetaba mu kafubo nomuwandiisi ngoyita    mu kiwandiiko kye.   Okubuuza omuwandiisi okutangaaza ku    ensonga gyatag...
Bye weetaaga okukola:   Lamba ekiwandiiko nga bwokisoma: kozesa    ekkalaamu ezerangi ezenjawulo okugenda nga    oyawula ...
Okugeza: Olugero Zinunula   Engeri Kawere gyagattikamu ensi    ezemirundi ebiri; enjingirire nentuufu.   Ebikolwa byakoz...
Ekyokulabirakoekyobukolokosi obwessimba   Obunnamazima nobukkirizika bwebintu    byonna bibuusibwabuusibwa ne    wankubad...
Okutandika okusomanobukolokosi obwessimba   Yatuukiriza omulamwa oguli mu kiwandiiko   Somako katono, siriikiriramu, wee...
Ekyokukola 2   Weebuuze oba nga ddala kikukwatako nnyo    okumanya nti gundi tannaba kuwasa mu    kiwandiiko?   Yawulawo...
Okukwataganya ekiwandiikonempulira yo   Owulira otya ku kiwandiiko kino? Kikusina,    endowooza zaakyo zikujigijja, zisan...
Okubuuza ebibuuzo ebyessimba   “Omusajja omufumbo okwebbako    nomukazi” kitegeeza bukaba oba bwenzi:    naye lwaki omuwa...
Okutaputa okwamakulu   Zuula ensonga erimu empungu nobwa    nnampawengwa ogezeeko okulaba ntaputa ki    ezenjawulo zoyinz...
Ebijulize   Bosley, Lisa. “‘I Don’t Teach Reading’: Critical    Reading Instruction in Composition Courses,”    Literacy ...
Upcoming SlideShare
Loading in...5
×

Okusoma n'obukolokosi obw'essimba

303

Published on

Techniques for Teaching critical reading in Luganda

Published in: Education
0 Comments
0 Likes
Statistics
Notes
  • Be the first to comment

  • Be the first to like this

No Downloads
Views
Total Views
303
On Slideshare
0
From Embeds
0
Number of Embeds
1
Actions
Shares
0
Downloads
1
Comments
0
Likes
0
Embeds 0
No embeds

No notes for slide
  • Handout: first paragraph of “Etain,” first-day homework page
  • Okusoma n'obukolokosi obw'essimba

    1. 1. Okusomanobukolokosi Kabugo Davidobwessimba College of Education and External Studies, Makerere Universitykitegeeza ki? 2012
    2. 2.  Okusoma nga bwosambajje ebirowoozo byomuwandiisi byotalabamu mulamwa oba omuzinzi. Kino kikureetereza nga ggwe omusomi okutondawo ensonga zo (Bosley, 2008) Okusoma nga bwokubaganya ebirowoozo ku nsonga eziri mu kiwandiiko.
    3. 3.  Okwanganga ekiwandiiko nebibuuzo ebiwerako Okusokaasoka endowooza yomuwandiisi (naddala ezitaliiko bukakafu buziruma) enkweze mu kiwandiiko. Okusoma nga bwe weebuuza nti mulamwa ki ddala omuwandiisi gwaliko (Bosley, 2008: 286)
    4. 4.  Okwetaba mu kafubo nomuwandiisi ngoyita mu kiwandiiko kye. Okubuuza omuwandiisi okutangaaza ku ensonga gyataggusiza bulungi. Okusoma nga bwozuula oba kyobadde eteebereza okuddako kye kizzeeko. Bwe kiba nga si kyekizzeeko nozuula lwaki era ani alina obunafu wakati wo nomuwandiisi. Oteekwa okuba nga oli mwesimbu mu
    5. 5. Bye weetaaga okukola: Lamba ekiwandiiko nga bwokisoma: kozesa ekkalaamu ezerangi ezenjawulo okugenda nga oyawula endeeta yensonga ezenjawulo. Funza endowooza yomuwandiisi egenda yeeyolekera mu buli kiba. Wandiika wansi enteebereza yo ku kiki omuwandiisi kyayagala okuggyirayo ddala. Kaakano weefumiitirize ku ngeri kino gyakituukirizaamu oba nedda.
    6. 6. Okugeza: Olugero Zinunula Engeri Kawere gyagattikamu ensi ezemirundi ebiri; enjingirire nentuufu. Ebikolwa byakozesa abatonde be nengeri gyagala tubalowoozeeko. Endowooza ye eyakyekubiira ku busobozi bwabakyala.
    7. 7. Ekyokulabirakoekyobukolokosi obwessimba Obunnamazima nobukkirizika bwebintu byonna bibuusibwabuusibwa ne wankubadde bivuga bulungi era ne biwoomera namatu agabiwulira. Ensonga nga Zinunula okumegga enjovu zitujja nnyo ku mulamwa nokubuusabuusa obutuufu bwebintu ebirala Kawere byatugamba.
    8. 8. Okutandika okusomanobukolokosi obwessimba Yatuukiriza omulamwa oguli mu kiwandiiko Somako katono, siriikiriramu, weebuuze ebibuuzo ku kyosomye, teebereza ekiddako nga tonnaba kugenda mu maaso. Weekenneenya enzimba yekiwandiiko. Nzonga ki omuwandiisi zagenda addingana nokussaako omulaka? Weebuuze ensonga lwaki omuwandiisi
    9. 9. Ekyokukola 2 Weebuuze oba nga ddala kikukwatako nnyo okumanya nti gundi tannaba kuwasa mu kiwandiiko? Yawulawo wakati wa bwino oba obujulizi obuleetebwa okukakasa ensonga yomuwandiisi, endowooza nendaba ye eyebintu wamu enteebereza nengeri gye bimuleeteramu okukubira oba okuwumbawumba nga bwakola. Zuula empungu oba emiwaatwa egiri mu ngeri omuwandiisi gyaleetamu ensonga ze.
    10. 10. Okukwataganya ekiwandiikonempulira yo Owulira otya ku kiwandiiko kino? Kikusina, endowooza zaakyo zikujigijja, zisanyusa, za ssimba, za bwenkanya? Ekiwandiiko kikuggya kitya ku ndaba yo eyebintu? Ekiwandiiko kino waliwo omuntu gwomanyi gwe kikwatako obutereevu? Kituukiriza kitya enteebereza gyobadde nayo ku kyo, oba kyawukanira wa ku ndoowooza
    11. 11. Okubuuza ebibuuzo ebyessimba “Omusajja omufumbo okwebbako nomukazi” kitegeeza bukaba oba bwenzi: naye lwaki omuwandiisi aleetamu ebyokwanjula? “Okuwaayo omutwalo” wano mu Buganda kitegeeza nti omuwala asasuddwa, naye omuwandiisi ensonga eno alinga agibuusa amaaso. Lwaki ate akyayogera ebyokwebbako? Omuwandiisi ono wa ggwanga ki? Eddiini ye erina engeri gyemukugiramu okulowooza nokuwandiika
    12. 12. Okutaputa okwamakulu Zuula ensonga erimu empungu nobwa nnampawengwa ogezeeko okulaba ntaputa ki ezenjawulo zoyinza okfuna mu ndeeta yensonga ezo. Obwannampawengwa buyinza kuleetera butya omusomi wekiwandiiko okuva ku mulama?
    13. 13. Ebijulize Bosley, Lisa. “‘I Don’t Teach Reading’: Critical Reading Instruction in Composition Courses,” Literacy Research and Instruction 47:4 (January 2008): 285–308.
    1. A particular slide catching your eye?

      Clipping is a handy way to collect important slides you want to go back to later.

    ×